Amawulire

Abagambibwa okukukusa abantu okuva e Burundi nebabayingiza mu Uganda basiibiddwa.

Abasajja babiri nga bannaUganda  basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Mpigi, ku bigambibwa nti baakukusa abantu okuva mu Burundi nebabayingiza Uganda.

Ssali Haruna ne Katamba Yasin bebasimbiddwa mu maaso gomulamuzi weddaala erisooka atuula eMpigi Patience Kobutunguka, nabasindika ku alimanda okutuusa nga 17 January, 2023 lwebannazibwa mu kkooti okumanya okunonyereza wekutuuse ku musango guno

Kigambibwa nti nga 29 December, 2022 ababiri bano nga beyambisa emmotoka ya takisi(Drone) namba UBM 711K  nga bayita ku nsalo ya Uganda e Mutukula, bayingizza mu Uganda abantu 24 abaava e Burundi nga tebamanyiddwa bibakwatako.

Abantu bano 24 kuliko omukazi omu abasigadde basajja.

Oludda oluwaabi lutegezezza kkooti nti okunoonyereza kukyagenda mu maaso.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });