Amawulire

Abakyala balabuddwa okukomya okusirikira endwadde.

Abakyala be’Luzira baweereddwa obujjanjabi n’ebikozesebwa eby’obwereere ne balabulwa okukomya okusirikiranga endwadde.

Obujjanjabi buno bwabasakiddwa omubaka wa Nakawa East mu palamenti , Ronald Balimwezo ng’ayita mu kibiina kya Balimwezo Community Foundation nga mubadde okukebere endwadde ez,enjawulo n’okubawa ebikozesebwa ng’osiisira luno lwategekeddwa e Luzira mu makomera .

Balimwezo yategeezezza nga bwebalina eddwaaliro mu kitundu kino kyokka nga libulamu ebikozesebwa ekiteeka obulamu bw’abalwadde mu katyabaga n’asaba gavumenti eyongere ku bikozesebwa  mu malwaliro  gaayo.

Joy Niwomujuni akulira eby’obujjanjabi ku ddwaaliro lya Murchson Bay mu kkomera e Luzira asiimye olw’okubakwatirako n’obujjanjabi buno.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });