Amawulire

Abalumbaganyi balumbye police ye Kyabadaaza ne batta abantu 2.

Abazigu abatannaba kutegeerekeka bazinze police ye Kyabadaaza mu ggombolola ye Budde mu district ye Butambala bebatta abantu 2 wamunokulumya abalala.

Okusinziira ku mwogezi wa police owa Katonga region Tumushabe Lydia,obulumbaganyi buno bubaddewo mu kiro wakati w’essaawa nnya n’ettaano.

Abattiddwa ye Kalyango Ibra abadde yakatuula ebigezo bya S.4 ne Nsubuga Peter, nga bano amasasi abazigu gebabadde bawandagaza buli wamu gabakutte batambula byabwe.

Kigambibwa nti abazigu okulumba police baabadde bagenze kununula bannabwe ababadde baasibiddwa mu kaduukulu, olw’okukwatibwa mu kiro nga bateeberezebwa okubeera abanyazi b’ente.

Abazigu olumaze okutolosa banaabwe, police nebagikumako omuliro,fayiro zonna nebazookya, olwo nebalinnya pikipiki zabwe nebeeyongerayo.

Rdc w’e Butambala Lubwama sulaiman asabye abatuuze okulonkoma abantu bonna bebatamanyi mu bitubdu byabwe.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });