Amawulire

Sheikh Muzamir asabye abasiramu okukuuma ebintu by’obusiramu .

Omukulu w’ettwale ly’e Kawempe, sheikh Muzamir Ssemwanje ajjukiza abasiramu be Kawempe okukuuma ebintu by’obusiramu mu kifo ky’okubisanyawo.

Ow’ettwale okusaba kuno akukoledde ku masgid Katereogga ogusangibwa e Kazo Angola mu gombolola ye Kawempe mu kusaala Juma.

Sheikh Semwanje era ayanjulidde abasiramu akakiiko kakulembera nako, ono agambye nti ezimu ku  ntekateeka ze balina mulimu okuddukirira ba mulekwa ne bannamwandu.

Kyokka ono atangaazizza nti bamulekwa abamu balina obusobozi obubalabirira  ate nga ne bannamwandu abamu bagagga ffuge nga bano tebali mu bantu be bagenda okuyamba.

Ye sheikh Ahmad Ismail Mayambala asomye  kutuba n’akutira abazadde  okuyigiriza abaana eddini basobole okumanya Katonda wabwe. Ono ategezeezza nti basobola okukikola nga bassawo empaka z’okusoma eddini ewaka asinga nawebwa ebirabo.

Oluvannyuma balambudde abasiramu abalwadde mu kitundu kino okuli haji Muhammad Tamale.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });