Amawulire

Abantu abafa olwa musisi eyayise e Turkey beyongera bungi.

Abantu abakyawagamidde mu bizimbe ebyerindiggudde olwa mutenzaggulu (musisi) eyayise mu Turkey ne Syria baweerezza abantu babwe obubaka bw’amaloboozi n’obutambi nga basaba obuyambi.

Musisi eyabadde ku buzito bwa magnitude 7.8 yagooyaagoyezza Turkey ne Syria okukakkana ng’abantu abasoba mu 5000 bafudde!.

Abadduukirize bakola bwezizingire okutaasa n’okununula abakyawagamidde newankubadde essuubi ttono nnyo olwebikozesebwa okubeera ebyekkekwa.

America ne South Korea zitandise okuweereza obuyambi mu mawanga ago.

Mu njega eno abantu abasoba mu 3400 mu Turkey n’abasoba mu 1600 mu Syria baasigadde banyiga biwundu

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });