Amawulire

Abawala abasunsuddwa okwetaba mu mpaka za Miss Uganda ez’akamalirizo bali 21.

Banno abavudde mu bitundu ebikola Uganda ebitaano okuli West Nile, North, East, West ne Central ku wikendi balagiddwa eri bannamawulire ku Serena mu Kampala era buli omu n’awaga nga bweyesunze okuwangula empaka zino.

Brenda Nanyonjo atwala ekitongole kya Miss Uganda agamba nti basazewo okulaga bannamawulire abawala abo nga tebanabatwala mu “Camp” kubanga bagala okukola ebintu ebirimu obwerufu.

Agamba bagenda kubatwala mu “Camp” okuva ku lw’okutaano lunno nga February 25 okutuusa empaka z’akamalirizo bwezinabawo nga March 18, 2023.

Nanyonjo agamba nti eky’enjawulo ekiri mu mpaka z’omwaka gunno kye ky’okuba nti mu bawala banno kuliko omu kigala gwebayita Patience Nashua.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });