Amawulire

Amasomero 90 gaggaddwa lwa mataba, abasoba mu 10 bafudde !

Gavumenti ya Mozambique eggadde amasomero 90 okumala wiiki emu nga yeetegereza embeera y’amataba agavudde ku nkuba ey’amaanyi etonnye okumala ennaku eziwera n’ereka Disitulikiti ez’enjawulo nga zikoseddwa.

Gavana w’essaza lya Maputo, Júlio Parruque, ye yalangiridde bino mu lukung’aana olw’etabiddwaako abakulia amasomero gano omuli aga Pulayimale, aga Siniya n’amatendekero ag’enjawulo

Amasomero agaggaddwa ge gali mu Disitulikiti okuli Boane, Namaacha, Magude ne Manhiça Gavumenti n’eragira abaana okudda eka mu bunnambiro okutuusa ng’ezzeemu okubayita okudda ku ssomero.

Gavumenti yategeezezzza nti we lwatuukidde ku Lwokutaano ng’abantu  12 be baakafiira mu mataba gano nga mulimu n’abaana abato ate abalala 39,225 be babundabunda olw’amataba agavudde ku nkuba eyatandika nga February 7 ng’okuva olwo tesiriikiriza.

 

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });