Kamisona akola ku by’okuwandiisa ettaka mu Minisitule y’ebyettaka alagidde ebyapa byonna omugagga Hamis Kiggundu byeyafuna ku ttaka lya Kabaka ekigo bisazibwemu kubanga...
Entiisa ebuutikidde abantu b’e Kasese ettaka bwerizeemu okubumbulukuka neritta abantu 8 ate nga abawerako tebamanyiddwako mayitire. Okusinziira ku mwogezi w’ekitongole ekiduukirize ki...
Akulira ekibiina ki National Unity Platform, Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) agamba nti okuyiganyizibwa okuliwo ku mulamuzi wa kkooti ensukkulumu Esther Kisakye...
Abasajja babiri n’omukazi abaakwatibwa nga kigambibwa nti baali bamenya ezimu ku ku flats ze Bugoloobi okubbamu ebintu, kkooti e Nakawa ebasindise mu...
Nnamutikkwa w’enkuba eyafudembye mu kiro ekyakeesezza ku Mmande yalese abatuuze b’e Kansanga mu munisipaali y’e Makindye bagyekokkola. Abamu ku batuuze abaatuukiriddwa bategeezezza...
Kkooti y’amagye e Makindye esindise mu kkomera omujaasi w’ekitongole ekikessi ekya CMI mu nkomyo amaleyo omwaka gumu. Pte . Humpghrey Musema nga...
Ssaabalamuzi wa Kenya, Martha Koome assizza kimu ne banne nti omusang too gw’ab’omukago gwa Azimio la Umoja tebabadde na bujulizi bulaga nti...
Omutaka Kannyana Daniel Kiwana asisinkanye Kalidinaali Emmanuel Wamala ne boogera ku nsonga z’ Ekika ez’enjawulo n’engeri gyebasobola okwekulaakulanya. Ensisinkano eno eyindidde mu...
Kkooti Ensukkulumu mu Kenya ku Mmande yanywezezza William Samoei Ruto ku bwapulezidenti oluvannyuma lw’okugoba emisango 7 egibadde givunaanibwa nga Raila Odinga n’abalala...