Bannayuganda basabiddwa okwesiga Katonda mu kaseera kano nga eggwanga liri mu katyabaga k’ebyenfuna. Bino byogeddwa Rev. Ivan Waako mu kusaba ku kkanisa...
Omulangira Felix Walugembe yasabye abantu ba Kabaka abawangaalira mu mutuba XI e Najjembe mu ssaza lye Kyaggwe okubeera abakozi basobole okwegobako obwavu...
Abalamuzi ba Kkooti ejulirwamu mu Kampala balagidde omusango oguvunaanibwa omubaka Aidah Erios Nantaba okugulirira abalonzi awamu nobutabeera nabuyigirize bumala okufuuka omubaka wa...
Minisita w’ Abavubuka, Eby’emizannyo n’ okwewummuzaamu mu Buganda, Owek. Henry Ssekabembe Kiberu yasabye abantu bonna okwenyigira mu nteekateeka z’Obwakabaka ezigendereddwamu okutumbula embeera...
Togo erangiridde akaseera ak’akazigizigi mu bitundu byayo eby’omu bukiikakkono olw’abalwanyi b’akabinja ka jihadi abaalumba ekitundu ekyo, era Gavumenti eyungudde abaserikale abawanvu n’abampi...
Abadde atigomya ab’oku Kaleerwe bamukukunudde mu siringi y’ennyumba gy’abadde yeekukumye ku misango gy’omumenya amayumba mu Kawempe abatuuze, abantu bamuwaddeko obujulizi nti y’omu...
Abakulembeze e Kulambiro zooni V baweze ebyuma bya zzaala ku kitundu kyabwe. Bino bibadde mu lukung’aana olw’ekitundu kino ku poliisi y’e Kulambiro...
Lt Gen Muhoozi Kainerugaba, asabye kkooti etaputa Ssemateeka egobye omusango ogwamuwaabirwa olw’okweyagaliza obwapulezidenti n’okutegeka obubaga bw’amazaalibwa obw’emyaka 48 nga akyali mu majje...
Owek. Hajji Prof. Twaha Kigongo Kaawaase yakubirizza abantu okusooka okwettanira ebyobulambuzi mu nsi yaabwe nga tebanagenda bweru wa Buganda ne Uganda. Owek....
Kkooti ejulirwamu eggye ababaka okuli owa FDC Moses Attan owa Soroti East Division mu Soroti City n’owa NRM, Derrick Orone owa Gogonyo...