Ebyokugyawo etteeka lyobwenzi ebyalangiriddwa omwogezi wa poliisi Fred Enanga bitadde abantu ku bunkenke abakazi abafumbo bwe batandise okutambula nga tebambadde buwale bwamunda...
Oluvanyuma lw’okuvaayo nalangirira lwatu nga bwayagala basajja banne, mutabani w’omugenzi Ivan Ssemwanga ayitibwa Raphael Ssemwanga kyadaki avudeyo nafuna ekijujulu kyapepeya nakyo ensangi...
Poliisi e Kanungu eyiga Edward Birungi 40, omutuuze w’e Kagarama mu muluka gw’e Nyarutojo mu Ggombolola , bitegerezebwa bti yasse abaana babiri...
Kkasitoma wa Fortebet omwezi gwa February yagutandikidde mu ggiya bweyawangudde obukadde 105 okuva mu nnusu 1,000. Ekisinga okwewuunyisa ku lisiiti ye, omuwanguzi...
Omulamuzi wa kkooti e Masaka awade omuwabi wa gavumenti nsalesale aleete obujjulizi obuluma ababaka okuli Allan Ssewanyana owa Makindye West ne Muhammad...
Gavumenti ( KCCA ) erangiridde ebikwekweto ebilala ku batembeyi abaddukidde mu bitundu naddala division 5 ezikola Kampala okuli Nakawa , Lubaga ,...
TEODORE OBIANG o NGUEMA , Ono ye pulezidenti wa Equetorial Guine yakakulembera eggwanga lino emyaka 41 nga okuwamba obuyinza yabubba ku kkojja we n’okutuuka kati...
Abakulembeze ba boda boda ne takisi batabukidde nebasaba gavumenti esooke abafunire ebitundu gyebagenda okukolera nga tenaba kuleeta kiragiro kibagoba mu Kampala kubanga...
Abakkiriza wansi w’enizikiriza ya United Methodist Church banyiivu olwa bishop waabwe atwala ekitundu kya East Africa, Daniel Wandabula ne mukaziwe Betty Wandabula...
Muzeeyi Jemba Matte, 68, nga ono akyaase ensanji zino olw’ekitone kyalina mukusoma ebirango by’okubaffu, bweyafunnye kukawenda akayingira ekibuga ebijujulu bye kampala tebyamutalizza....