RDC wa Kira Municipalite Isaac Kawonawo awezze nga bwagenda okusiba oyo yena anakwatibwa nga agaba emmere , ssente n’enintu byonna ebikozesa okulwanyisa...
Omutendesi Mike Hillary Mutebi amaze ebbanga lya myezi ejikunukkiriza mw’essatu nga talina mulimu bukyanga agobwa ku KCCA , wabula nga abadde afuna...
Edda ennyo omuntu bweyafanga yalekebwanga munyumba abalamu nebasenguka nga badduka olumbe olwabanga lusse oli. Naye lumu wagya omugenyi ku kyaalo ekimu newagenda...
Ssentebe w’ekibiina ekigatta abasuumba babakatuliki mu uganda ekya Uganda Episicople Confrence era nga yakulira essaza lye Kiyinda Mityaana Bishop Joseph Anthony Zziwa...
Poliisi e Mbale ettukizza ebikwekweto neeyoola ba malaaya 20 mu kufuuza abamenyi b’amateeka mu kibuga. Kino wekijjidde nga obumenyi bw’amateeka mu Mbale...
Omukwano gunyuma era abantu bangi be mulaba nga bagezze, kitera kuva ku nkolagana oli gyalina n’omuntu we. Laavu bwebeera ku ntikko buli...
Abaali abakozi ba kampuni ya gavumenti enkozi y’engoye eya Nyanza Textile Industries Ltd emanyiddwa nga Nytil esangibwa e Jinja bagumbye ku kkooti...
Abafumbo abamu bwebakula mu myaka egyawaggulu naddala okuva 50 n’okudda waggulu balina enkola yokwawuula ebisenge oba ebitanda nga bwekituuka ku kitanda oluva...
Gavumenti ya NRM ezeemu okusattira oluvanyuma lw’omukulembeze w’ekibiina kya opozisoni, Hon Bobi Wine okufulumya oluyimba olupya ‘Akatengo’ olukunga abavubuka n’abantu abalala okukomya...
Wiiki eno empaka za Bulaaya ezabakirimanyi mu Europa ne Champion lwezikomekerezebwa nga era ttiimu eziva e Bungereza zitunuuliddwa nnyo. Ku za Champion,...