Omuyimbi Mickie Wine akooye okukweka muninkini we omupya Pauline Kemigisha, n’agamba nti omukwano gw’alina gyaali gumusiiwa nga akaddaliddali era abaagalana bano beesunga...
Poliisi e Entebbe ezuddeyo amabaati 215 okuva mu yafesi ya ssabaminisita agamu kwago agalina okutwalibwa okugabirwa abannaku mu bitundu bye Karamoja. Gano...
Sipiika wa Palamenti, Anita Among agaanye okuggya omubaka wa Munisipaali y’e Kira, Ssemujju Nganda ku kifo kye nga akulira ababaka ba...
Munno okufuna embalig mu mukwano, emirundi egisinga kiva ku nsobi z’okola oba obunafu bw’olesa ate n’obiremerako. Mulimu abakola obwenzi mu mbeera y’okwesasuza....
Poliisi mu bitundu bye Kano mu ggwanga lya Nigeria eri mu kunoonya abakyala babiri (2) ku misango gy’okusobya ku musajja mu...
Poliisi e Kabalagala mu Kampala eri ku muyiggo gw’omutuuze w’e Kisugu Jeniffer Namubiru, ng’emulanga kugezaako kutta baana beyezaalira basatu. Kigambibwa olunaku lw’eggulo...
Banna Yuganda bankuba kyeyo beeyiye mu ddwaaliro ly’e Amsterdam mu Netherland okulambula ku mubaka Muhammed Ssegiriinya kyokka buli amulabako avaayo ng’amanyi gamuweddemu...
Omukago ogutaba ebitongole by’obwanakyewa ebitakabanira enkozesa y’enguudo ennungi ogwa Road Safety Advocacy Coalition Uganda, gwagala government eddemu yeetegereze obukugu obukozesebwa mu kuzimba...
Poliisi y’e Kassanda etandiise okunoonyereza kabenje, akavuddeko abasuubuzi okufa n’okulumya abawera. Akabenje kabaddewo ku ssaawa nga 9 ez’ekiro mu katawuni k’e Myanzi...
EKIBIINA kya National Unity Platform (NUP) kigudde mu lukwe lwa basipiika ba disitulikiti, City ne munisipaali lwe baluse okusisinkana Pulezidenti Museveni asobole...