Amawulire

Atemyeemye abaana bamuliranwa We ng’abalanga taata wabwe ku mwagalira mukazi we

Atemyeemye abaana bamuliranwa We ng'abalanga taata wabwe ku mwagalira mukazi we

Poliisi e Kanungu eyiga  Edward Birungi 40,  omutuuze  w’e Kagarama  mu muluka gw’e Nyarutojo mu Ggombolola  , bitegerezebwa bti  yasse abaana babiri okuli   Tracy Nabasa 8, ne  Ian owembabazi  3,  ng’abalanga  kitabwe Frank Kato okukakana ku makazi namwagala.

OKusinziira ku mwogezi  wa poliisi mu bitunduy by’e Kigezi Elly Matte yategezezza nti   ku saawa kumi akawungezi  ssentebe w’e kyalo  Kagarama  Augustine Mutabazi  yategezezza nti   abaana babibiri  batiddwa mu liranwa wqabwe n’galanga kitabwe  okubeera n’enkolagana  ne mukazi we eyekyama .

Edward Birungi  kigambibwa nti yakutte ejambiya nalumba abaana  mu makaga gabwe gyeyabasanze nga bali bokka  nga kitabwe  Frank  Kato taliiwo ng’ali munnimiro , ono yagobaganye n’abaana bano  okutuusa weyabatemetemye  n’abatta. poliisi yatuuse mu kifo ewabade ettemu  negyawo emirambo gy’abagenzi  mnegitwalibwa mu ggwanika ly’e ddwaliro  Kambuga okwekebegyebwa kyokka omutemu olwamaze okukola bino nadduka era kati abartuuze nga bali ne poliisi bamuiyaga.

omusango guli ku poliisi y a kanungu ku fayiro nnamba  CRB /110/2022.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });