Amawulire

Basangiddwa ne kalooli nga bazisibye mu buveera.

Poliisi n’abakulembeze mu Lusanja ekisangibwa mu Town Council ye Kasangati mu Wakiso baggalidde abantu 4, basangiddwa n’ebinyonyi bi Kalooli 15 ebiramu nga babisibye mu buveera.

Abakwate kuliko Masika Herbert, Mwinguzi Dick, Tumukunde Peter ne Kato Dickson, nga kigambibwa ebinyonyi bino babadde baliko bannansi ba Congo bebagenda okubiguza.

Ebinyonyi bino mu kiseera kino biri mu mikono gya poliisi ng’okunoonyereza bwekugenda mu maaso.

Kigambibwa nti omu ku bakulira okukwata ebinyonyi bino Banaras Innocent aliira ku nsiko.

Abakwate bano bakuvunaanibwa ekitongole ekivunaanyizibwa ku bisolo byomunsiko, era akadde konna baakutwalibwa mu kooti.

Amyuuka omwogezi wa police mu Kampala Luke Oweyisigire alabudde abantu abakwaata n’Okutunda ebisolo byomunsiko nga tebalina lukusa, okukikomya bunnambiro.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });