Amawulire

Bbebi ow’emyezi omwenda afiiridde mu muliro nga maama taliiwo.

Abatuuze ku kyalo Kikooza ku mu katundu k’e Majwala baguddemu entiisa omwana ow’omyezi omwenda bw’afiiridde mu muliro mu kiro ekikeeseza leero.

Omugenzi ye Nansubuga Ayisera Biyaka ng’ono muwala wa Nnaalongo Margaret asiika chips ne Rogers Kizito, ate Aliya Nabulime 3 eyabadde ataasa munne ali mu mbeera mbi ng’ali mu kujjanjjabibwa mu ddwaaliro lya Pentagon Medical Center.

Okusinziira ku  Christopher Nsubuga 7, mwannyina w’omugenzi agamba nti omuliro gwavudde ku kkando eyakutte akatimba , era bwe gwatandise kwe kudduka oyita nnyaabwe eyagenze okutuuka ng’omuto afudde.

Ennyumba eno kwabaddeko bbaala nga bannyini zo tebaasigaza kintu kyonna.

Poliisi ezikiza omuliro okuva e Mukono yatuuse n’eguzikiriza, era ng’omulambo gwatwaliddwa e Kabembe.

 

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });