Katikkiro Charles Peter Mayiga, yasabye abagagga abalina akakwate ku kibuga Masaka okulabira kw’ abadde nannyini wa Mariaflo, Antanansius Bazzekuketta, eyasalawo okusiga ssente...
Akulira oludda oluwabula gavumenti mu Palamenti era omubaka wa Nyendo Mukungwe, Mathias Mpuuga Nsamba yasabye Abakristu okweggyamu omuze ogwokusabiriza Abazungu batandike okwekolera...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alabudde abantu ku bulabe obuli mu kutyoboola obutonde bwensi n’agamba nti kino kitta ebyenfuna. Okwogera bino...
Katikkiro Charles Peter Mayiga yasabye abantu mu Buganda ne Uganda okwettanira omukutu gwa K2- Eggumidde okusobola okuganyulwa mu mpeereza ey’omulembe era bakulaakulane....
Omuwendo gw’abaana abakonzibye ogulinnya buli lukya mu disitulikiti y’e Moroto mu kitundu ky’e Karamoja gweraliikirizza abakulembeze mu kitundu kino. Dr. Steven Pande...
Abakristu b’e Kereziya ye Kabuuma eri mu kuzimbibwa mu divizoni y’e Masajja mu Munisipaali y’e Makindye Ssaabagabo baaguddemu ekyekango ku Ssande mu...
Pulezidenti Museveni ne mukyalawe era Minisita w’ebyenjigiriza, Janet Museveni amatikkira ga Makerere University agoomulundi ogwa 72, bagetabiddeko nga bali ku zoom oba...
Amatikkira ga Makerere University ag’omulundi ogw’e 72 gatandika leero nga May 23 gaggwe ku Lwokutaano nga May 27, 2022. Okusinziira ku kiwandiiko...
Omulamuzi w’eddala erisooka mu kkooti ento e Mukono Tadeo Muinda eguulo azemu okusomera ba looya basatu saako n’abasubuzi mukaaga emisango musanvu egibavunanibwa...
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kukung’aanya omusaayi mu ggwanga lya Amerika ki International Divisions of America’s Blood Centre, kiwadde Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi,...
Recent Comments