Omuyimbi Bebe Cool y’omu ku bantu abasanyufu olw’engeri Pulezidenti w’ekibiina ki National Unity Platform (NUP) Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) gye yakwatiddwamu....
Minisita w’ensonga ez’omunda mu ggwanga, Gen.Kahinda Otafiire yeetondedde pulezidenti w’ekibiina kya National Unity Platform (NUP) Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobi Wine...
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bibalo mu ggwanga ekya Uganda Bureau of Statistics (UBOS) kitegeezezza nti okubala abantu mu ggwanga kugenda okutandika nga 10...
Bino we bijjidde nga ne ba sipiika ba KCCA okuli Zahala Luyirika n’omumyuka we Nasor masaba batadde minisita Kyofatogabye ne hajjati Minsa ...
Bayibuli mu kitabo ky’olubereberye 1:28 egamba nti , “Katonda n’abawa omukisa , Katonda n’abagamba nti “mweyongerenga , mwalenga , mujjuze ensi ,...
It was a true definition of; happiness in the skies, as Fortebet-Alex Muhangi soccer tour stepped foot in Mukono. The excitement, the...
Poliisi y’e Lwengo etandiise okunoonyereza ku muliro ogwalese ebintu bya bukadde nga bisanyiziddwawo. Omuliro gwabaddewo olunnaku olwaleero nga 28, September, 2023...
Omusajja atabukidde muganzi we okuleeta omusiguze mu nnyumba mu bitundu bye Kyebando mu Kampala. Omusajja ategerekeseeko erya Mike ng’avuga Takisi agamba nti...
Franco Magambo, abadde atemera mu gy’obukulu nga 40 owa LDU, nga mutuuze ku Kyalo Kabundi ekisangibwa mu ggombolola y’e Mateete Rural yafiiride...
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’emmwanyi ekya Uganda Coffee Development Authority kiggaddewo ebyuma ebikuba emmwanyi mu district ye Kayunga, olw’obutakuuma mutindo ekyeraliikirizza abasuubuzi....
Recent Comments