Akakiiko akavunaanyizibwa ku by’enjigiriza mu matendekero aga waggulu, National Council for Higher Education kakkiriza era nekawa Muteesa I Royal University Charter egikkiriza...
Olukiiko lwa Lord Mayor wa Kampala lwagala enkola ya UPE egyibwe mu Kibuga Kampala, government bweba tesobola kuweza buwumbi 100 obuweebwa KCCA...
Okwokya Amanda entakera,abatema emiti okufumba obuloddo,wamu n’abasalamala abasala emiti okufuna embaawo nebirala byebimu kubinokoddwayo ng’ebisinze okuleeta ekyeya mu Ggombolola ye Ssekanyonyi mu...
Makanika eyafudde ekibwatukila ekintu bwe kyamukutte mu kifuba alese aba famire n’emikwano mu kiyongobero.Alaan Ggita 32, abadde makanika w’emmotoka e Wndegeya ng’abadde...
Kafta Queen ow’emyaka 18 omuyizi ku ssomero lya Trinity College Nabweru akaligiddwa mu nkomyo yebakeyo emyaka 3, bwasingisiddwa omusango gw’okukuba munne Pretty...
Diana awerekeddwaako abayimbi okuli Paasita Wilson Bugembe, Mesarch Ssemakula, Godfrey Kajubi, B2C, Amiri Ssengendo n’abalala gattako ebyana bwe byegiriisa ng’ekigota entula. Bano...
President Yoweri Kaguta Museveni agambye nti tasobola kukkirizza ggye ly’amawanga magatte UN okujja okuwa obukuumi mu Uganda, nga bwekiri mu mawanga amalala...
Akulira akakiiko k’eddembe ly’obuntu aka Human Rights Commission Mariam Wangadya awandiikidde kooti y’amagye ne Ssaabawaabi w’emisango gya government Jane Francis Abodo, okulagira...
Poliisi mu district ye Soroti etandise omuyiggo gwÓmusawo wékinnansi ayitibwa Opolot Simon okuva mu district ye Kaperabyong eyagala annyonnyole ku ngeri ab’oluganda...
Mugisha Peter wa myaka 56 ebibala abitundira ku nguudo zomukibuga Kampala. Mugisha agamba nti yantandika omulimu guno mu mwaka gwa 2015 era...
Recent Comments