Amawulire

Nkozze sente mubibala nawe osobola.

Mugisha Peter wa myaka 56 ebibala abitundira ku nguudo zomukibuga Kampala.

Mugisha agamba nti  yantandika omulimu guno mu mwaka gwa 2015 era nga agumazeemu emyaka 7.

Business ye eri mu mitwalo 100,000/=

Ebibala bye abisubula mu katale k’e Nakasero.

Byafunyeemu

Asobodde okulabirira amaka ge n’okusomesa abaana be, era alina n’abaana 2 abasobodde okumalako S. 6 . Abalala balu mu  S. 3 , S.4 n’asemberaayo ddala ali kibiina ekya P. 7.

Omulimu guno gumuyimirizaawo wamu ne mukyala we gwákola naye.

Ebimusomooza

Ebbeeyi y’ebintu okulenya

Ebbula ly’ebibala kubanga ebimu birabika bbalirirwe.

KCCA  okubagobanga n’okukwata ebintu bye

Olunaku nga lumutambulide bulungi asobola okukola emitwalo 3 nga amagoba.

Olubajjo lwa watermelon olusookerwako lutandikira ku shs 1000/= ate ennaanansi olubajjo lutandikira ku shs 500/=.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });