Ekitongole ekivunanyizibwa ku bisolo byomusiko ekya Uganda Wildlife Authority kikutte abantu babiri ku bigambibwa nti baliko kyebamanyi ku Mpologoma ezafudde mu kkuumiro...
Minister w’amawulire n’okulungamya eggwanga Dr Chris Baryomunsi yaddusiddwa kipayoppayo mu ddwaliro ekkulu e Mulago okuva mu district ye Kanungu. Minister azirikidde ku...
Ku kyalo Ngombere mu Ggombolola ye Mpunge e Mukono, waliyo abafumbo babiri abafunye obutakanya lwa sente emitwalo esatu omwami z’abadde asaba omukazi,...
Kkooti zonna okwetoloola eggwanga enkya ya leero ziddamu okukakkalabya emirimu, oluvannyuma lw’oluwummula olw’ennaku 15 okukommekerezebwa. Omwezi oguwedde kkooti zaagenda muluwummula lwa nnaku...
Ekikangabwa kino kyaguddewo mu budde bw’okumakya ga leero ku Ssande ku ttendekero lya gavumenti erya National Leadership Institute (NALI). Okusinziira kw’omu ku...
Kitalo! Elizabeth Ibanda Nahamya eyaliko omulamuzi wa Kkooti enkulu n’awummula afudde. Ono yafiiridde mu ggwanga lya Budaaki (Netherlands). Okubika kuno kufulumidde ku...
Abayizi 1200 bebagenda okutikkirwa ku ssettendekero wa Muteesa I Royal University olunaku olwa leero. Gano ge matikkira ga ssettendekero ono ag’omulundi 10....
Abantu 16 bafiiridde mu kabenje nábalala abatannamanyika muwendo mutuufu basigadde nébisago eby’amaanyi. Akabenje ddekabusa kagudde mu Kabuga ka Adebe KonaKamdin mu district...
Abasuubuzi n’abatuuze abakolera ku luguudo lwa Ssuuna Road oluva e Kibuye okutuuka e Nyanama bali mu maziga, balaajanidde gavumenti okulubakolera nga bagamba...
We twatuukiddeyo leero abadde bayimbi banne abagenda okumuyambako ku kivvulu kye ekiriyo wiiki ejja nga January 13. Abakubi b’ebyuma alina bakugu bokka...
Recent Comments