Minisitule y’ ebyobulamu erabudde bannayuganda okukomya okuziikula ababeera bafudde Ebola oluvannyuma lw’amawulire okufuluma nga bwewaliwo famire eyaziikudde omulambo gw’ Ebola okukakkana nga...
Minisitule y’ ebyenjigiriza mu ggwanga eragidde amasomero gonna okuli aga gavumenti nag’Obwannanyini okukkiriza abayizi abakyabanjibwa ebisale by’essomero okutuula ebibuuzo byabwe eby’akamalirizo. Kino...
Pulezidenti Museveni alabudde abakulira n’okuteekerateekera ekibuga Kampala ku kugobaganya abanaku naddala mu butale okukikomya mu bwangu kuba Kampala siwa bagagga bokka. Okulabula...
Bishop Ssebaggala akubiriza abazadde okufuba okuteekawo obudde eri abaana baabwe okusinga okwemulugunya nga bagamba nti abaana tebakyawulira ate nga abasinga bekuza bokka...
Entiisa yeyongedde mu disitulikiti ye Mubende olw’ ekirwadde ky’ Ebola ekifuuse ekizibu buli lukya, nga waliwo n’omusawo omulala omutendeke gwekisse. Omugenzi ye...
Poliisi y’eggwanga nga bali wamu n’eggye lya UPDF bakoze okunoonyereza nebabaako byebazuula ku batemu abalumbye poliisi y’e Busiika ku Mmande akawungeezi nebatta...
Minisita w’Obuwangwa, Obulambuzi n’Embiri, Oweek. David Kyewalabye Male, asabye gavumenti eyongere ssente mukutumbula eby’obulambuzi kubanga byebimu ku biwaniridde eggwanika ly’ eggwanga. Okusaba...
Katikkiro Charles Peter Mayiga, akuutidde Bannalulungi, okukuuma empisa ennungi n’okweyambisa endabika yaabwe okufuna emikisa emirala bongere okulaakulana. Bino Owek. Mayiga abyogeredde mu...
Nnaabagereka Sylvia Nagginda asabye abakulembeze naddala mu Afirika n’abantu ssekinoomu okusitukiramu bayambeko okutumbula ekifaananyi n’embeera z’omwana omuwala n’abantu abali mu bwetaavu okusobola...
Omulangira Felix Muteesa asabye abazadde bulijjo okufaayo okukuuma abaana babwe era bababeerere eky’okulabirako mu biseera by’eggandaalo ebinatera okutandika wamu n’oluwummula. Okusaba kuno,...
Recent Comments