Ekisaakaate kya Nnaabagereka eky’omulundi ogw’e 17 eky’omwaka 2024 kitongozeddwa. Ekisaakaate kyakuyindira ku ssomero lya Homesdallen erisangibwa e Gayaza mu ssaza lya Ssabasajja Kabaka...
Embeera ku kitebe kya NUP e Kamwokya ebadde ya bunkenke nga baaniriza ebikonge okuva mu bibiina ebirala okuli DP, NRM ne FDC...
Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi ll asiimye ekitongole ky’amawanga amagatte eky’eby’Obuwangwa ki UNESCO kisuumuse Amasiro g’e Kasubi omuli ennyumba Muzibwazaalampanga...
Essomero lya Horizon High School mu Disitulikiti Luweero ligonnomoddwako ekizimbe ekipya nga kya bibiina bisatu omuli n’etebe nga kyawemmense obukadde bw’ensimbi za...
Bannannyini masomero g’obwannannyini mu ggwanga basabye gavumenti okwongezaayo ku bbanga kwe baddiza obuggya layisinsi zaabwe olw’ensonga nti bakaluubirizibwa nnyo mu kwewola okukulaakulanya...
Daniel Nokrach Odongo akulira ekitongole kya UNEB asoma ebivudde mu bigezo bya S. 6 olwaleero ku Ofiisi ya Katikkiro wa Uganda mu...
Mu kaweefube w’okumalawo ebbula ly’emirimu mu ggwanga, ekibiina ekivunaanyizibwa ku bigezo by’emikono n’ebyobusuubuzi ekya UBTEB kitandise okubangula abagolola ebigezo by’abayizi abakola amasomo...
Minisita w’ebyenjigiriza, Janet Kataha Museveni afulumizza ebyava mu bigezo bya S4 olwaleero. Minisita yeebazizza nnyo Katonda eyasobozesa abasomesa abaategeka ebigezo, abayizi ne...
Abayizi mu masomero a’genjawulo e Iganga omuli aga gavumenti n’agobwannannyini abayizi tebajjumbidde olusoma olusoose, abasomesa ne bakubiriza abazadde okusindika abaana baabwe okusoma....
Akulira essomero lya Bishop’s SS Mukono Robert Kyakulaga, ategeezezza nti abaana baatandise okutuuka ku ssomero ku ssaawa 12 ez’oku makya era ng’omuwendo...
Recent Comments