Amawulire

Omuyizi omu owa S.6 ku mpapula yawandiikako mannya g’abayimbi abamusingira.

Daniel Nokrach Odongo akulira ekitongole kya UNEB asoma ebivudde mu bigezo bya S. 6 olwaleero  ku Ofiisi ya Katikkiro wa Uganda mu Kampala asesezza abantu  bw’ayogedde ku bayizi ababiri abamaze emyaka ebiri naye nga tebalina byakuddamu.

Agambye nti omu ku bayizi essaawa ebbiri ze baabawa omu yazimala akoppa bibuuzo ebimubuuziddwa.

Odong ayogedde ku ku muyizi omulala eyawandiika abayimbi be abalungi bamanyi nga; Celine Dione n’abalala. Ono yawandiika bwati:

”Lwaki mumalirako ebiseera, mugende ku bali abaana abali siriyaasi.”

Bano be bamu ku bayizi abaatafuna kabonero konna mu bigezo by’omwaka oguwedde.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });