Akulira ekibiina ki National Unity Platform, Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) agamba nti okuyiganyizibwa okuliwo ku mulamuzi wa kkooti ensukkulumu Esther Kisakye...
Omutaka Kannyana Daniel Kiwana asisinkanye Kalidinaali Emmanuel Wamala ne boogera ku nsonga z’ Ekika ez’enjawulo n’engeri gyebasobola okwekulaakulanya. Ensisinkano eno eyindidde mu...
Kkooti Ensukkulumu mu Kenya ku Mmande yanywezezza William Samoei Ruto ku bwapulezidenti oluvannyuma lw’okugoba emisango 7 egibadde givunaanibwa nga Raila Odinga n’abalala...
Obwakabaka butadde omukono ku ndagaano y’okukolaganira awamu n’ekitongole ekitwala ebibiina by’obwegassi mu Uganda n’ekigendererwa eky’okutumbula obwegassi mu Buganda. Minisita Omubeezi ow’obulimi n’Obwegassi...
Nnaabagereka Sylvia Nagginda asisinkanye omubaka w’ Amerika mu Uganda, Natalie Brown nebabaako ensonga enkulu zebateesaako. Ensisinkano eno yabadde mu Bulange e Mmengo...
Abantu ba Kabaka e Butambala basabiddwa okwettanira okugaba omusaayi bulijjo bataase abagwetaaga kuba guno tegulina kkolero. Okusaba kuno kwakoleddwa Vicar wa Lutikko...
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atenderezza Gen Elly Tumwine olw’okwagala ensi ye nga kino yakiraga bweyeetaba obutereevu mu lutalo lw’okununula eggwanga natabukira abo...
Akulira ekisinde ki People’s Front for Transition (PFT), Dr Kizza Besigye akungubagidde Gen Elly Tumwine eyafudde wiiki ewedde era nabasaba bannayuganda obutamusalira...
Twewale okuyita munsi nga tewali kalungi ke balitwogerako oba okutujjukirako. Leero tuli wano twebaza Katonda n’okujjukira ebirungi bye yakozesa mukadde waffe ono....
Eyaliko Minisita w’obutebenkenvu n’ebyokwerinda era munnansiko, Gen Elly Tumwine afiiridde mu ddwaliro lya Aga Khan e Nairobi ku myaka 68. Gen Tumwine...
Recent Comments