Omumyuka wa president wa Uganda Rtd Major Jesca Alupo alagidde abakulembeze mu kitundu ekyo okulwanyisa obutabanguko obweyongera buli olukya, buzingamya enkulakulana. Alupo...
Abadde munnamateeka omukulu ow’ekibiina ki National Unity Platform Anthony Wameli aziikiddwa ku biggya byabajjajjabe ku kyalo Bukhaweka mu district ye Namisindwa. Munnamateeka...
Bano babadde mu kkomera okumala emyezi 18 ku misango egyekuuusa kuttemu ly’ebijambiya omwafiira abakadde n’okulumya abalala e Masaka. Omulamuzi wa kkooti enkulu...
Minisita w’ensonga z’e Karamoja Mary Goretti Kitutu ayatudde obulokozi nakkiriza nti ddala yagabira ba minisita amabaati agaali galina okugenda e Karamoja. Kitutu...
Ababaka ba parliament ab’oludda oluvuganya government nga bakulembeddwamu abakulira Mathias Mpuuga Nsamba balambudde ku bannaabwe Allan Ssewannyana ne Muhammad Ssegiriinya mu kkomera...
President Yoweri Kaguta Museveni agambye nti tasobola kukkirizza ggye ly’amawanga magatte UN okujja okuwa obukuumi mu Uganda, nga bwekiri mu mawanga amalala...
Eyakwatira ekibiina ki National Unity Platform bendera mu kalulu k’omubaka w’ ekitundu kya Omoro mu Palamenti, Simon Toolit Aketcha afudde. Toolit, afudde...
Akulira ekibiina ki National Unity Platform (NUP), Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi Wine awummuza abakulembeze b’ekibiina 4 mu kitundu kye Busoga nga...
Abavubuka ba musaayi muto abegattira mu kisinde kya UYD Reloaded batabukidde president wabwe mu kibiina kya Democratic Party era Minister wa ssemateeeka...
Omuserikale wa poliisi azze mu kkooti n’awa obujulizi ku mubaka Muhammad Ssegirinya nti yateeka akatambi ku kibanja kye ekya Facebook okukuma omuliro...
Recent Comments