Omutaka Ggunju Matia Kawere akulira ekika ky’Obutiko alabudde abasika abagufudde omugano okutunda emmaali y’abantu be babeera basikidde ekiviiriddeko bamulekwa ne bannamwandu okugobwa...
Police mu Kampala n’emiriraano ng’eri wamu n’eggye lya UPDF, ne CMI ekutte abantu 7 abagambibwa okuba nti bebabadde bajingirira bbomu, ezibadde zigenda...
Omubiri gwa Isma Lubega Tusuubira amanyiddwa nga Isma Olaxes gugalamizidwa ku biggya bya bajajjaabe ku kyalo Katwe mu ggombolola y’e Nakisunga...
Rehema Nakiwala akola ku ‘mobile money’ e Kyanja, eyabudamizza muka Minisita Charles Okello Engola oluvannyuma lw’omukuumi Pte. Wilson Sabiiti okukuba bba amasasi...
Omuliro ogutanakakasibwa kweguvudde gwokezza ekifo ekisanyukirwamu ekya Club Ambiance ettabi lye Masaka City. Omuliro guno gutandise ku ssaawa nga munaana ez’ekiro. Kigambibwa...
Munnamawulire omukukunavu Joseph Tamale Mirundi atabukidde mu ofiisi y’omuwandiisi ow’enkalakkalira mu offiisi y’obwapulezidenti Al-Hajji Yunus Kakade bw’abadde agenzeeyo okuzza obuggya endaganoy’okuwabula pulezidenti...
Recent Comments