Amawulire

Omugga omulala guwaguzza  e Mityana.

Abatuuze mu Ggombolola bbiri okuli Kikandwa ne Kalangaalo mu district ye Mityana basobeddwa oluvannyuma lw’omugga Matte okubooga neguwaguza .

Ebyentambula bisannyaladde mu kitundu era abantu kati basanga akaseera akazibu okutuuka ku ddwaliro lye Kyantungo H/C III, n’okutuuka e Kiryokya.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top