Amawulire

Ebittuse ku paaka ya takisi e Gayaza.

Omu ku bannannyini kifo kino Ssaalongo Walungama omusango agusa ku bukulembeze bwa Tawuni Kanso obwalemererwa okubayambako okussa mu nkola ebyasalibwawo, abatakisi ekyabaletera okusuulawo Paaka ne ddayo ku luguudo.

Kino agamba nti kyafiiriza eyassaawo ekifo kino wabula n’agamba nti omukisa gukyaliwo okukozesa ekifo kino nga Paaka.

Abatakisi baasuulawo Paaka eno nga bagamba nti yassibwa wala ekaluubiriza abasaabaze okugirinnyiramu, ekyawalirizza bannannyini kifo okuzimbamu ekirabo ky’ebizzi obutafiirizibwa.

 

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top