Ebyentambula

Enkalu mu bukulembeze bwa paaka enkadde

Enkalu mu bukulembeze bwa paaka enkadde

Enkalu zeyongedde mu bukulembeze  bwa paaka enkadde oluvannyuma lw’okukakasibwa okutandika okukola  nga kati obuzibu  buli  ku ani agenda okukulembera paaka eno.

Paaka enkadde eMazze emyaka  ebiri nga eddabilizibwa wansi ,okugitekamu layini  emmotoka wezinasimba ku siteegi , nebintu ebilala kati ewdde   gavumenti negikwasa  abatakisi naye nga obuzi kati buli ku bukulembeze kubanga waliwo  obukulembeze bwa Kirabira Peter , ne Karim Mulindwa nga buli ludda  lugamba nti  lwelugenda  okuvunanyizibwa  ku  paaka eno.

Peter Kirabira agambye nti bulijjo  kyebabadde  balinda bakituseeko kati  bagenda kutuula ng’abakulembeze ba takisi abakulembera paaaka eno basalewo  olukiikko  olutuuufu olugenda okukulembera  paaka balewo okusika omuguwa  mu bukulembeze bwa paaka eno era batandise okwogerezeganya  .

Kirabira ayongeddeko nti  okugulawo paaka enkadde kivudde ku kuzaayo abaana ku masomero  era tebagenda kwongezaayo  bisale  era gavumenti

Haji Badir Sserunjonji Ssentebe wa paaka empya  agambye nti gavumenti  okumalilizza paaka enkadde kigenda kumalawo omujjuzo ogubadde mu paaka empya olwasiteegi ezimu ezaali zaletebwa mu paaka empya nga kati zino zigenda kuddayo  mu  paaka enkadde omujjuzo gugwewo mu paaka empya era kikendezze ne siteegi ezibadde ku bali g’e nguudo ezibadde zimalawo abasabazaze.

Hanji Minsa  Kabanda minisita wa Kampala agambye nti bassdazeewo okugula paaka wadde waliwo  ebikyasigalidde naye bagya kubimalilizza nga takisi mweziri , era ntii paaka bagibaliliddetakisi 344 zezigenda okubeera mu paaka okuva ku muwendo gwa  takisi  ogubadde gusoba mu 10000 ezibadde  zikoleramu.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });