Amawulire

Ensonga z’okuzza Buganda ku ntikko zitandika butandisi.

Ssaabasajja Kabaka, Ronald Muwenda Mutebi II asinzidde ku bikujjuko bye eby’okuweza emyaka 30 ng’atudde ku Nnamulondo n’ategeeza nti omulimu gw’okuzza Buganda ku Ntikko gutandika butandisi.
Bw’abadde awa obubaka bwe leero  mu Lubiri e Mengo, Kabaka awadde eky’okulabirako kya  Yesu mu Bayibuli eyatandika emirimu gye egy’okubuulira enjiri n’okufiiririra aboonoonyi nga yaakaweza emyaka 30.
“Abasoma Bayibuli, mukimanyi nti mu kitabo kya Lukka, atugamba nti Yesu yennyini bwe yasooka okuyigiriza, yali yaakamala emyaka 30.
Ekyo kitegeeza nti n’omulimu ogwaffe gutandika butandisi.” Kabaka bw’agambye.

Kabaka mu bubaka bwe ng’amaliriza okukubirizza abantu ba Buganda okubeera obumu n’okulowooza ku Buganda ey’enkya.
”Mbasiibula nga mbagamba nti Mukama abakuume, nsanyuse okubalaba, mwebale nnyo.”

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });