Amawulire

Ettaka libizadde.

Ffamire  ya Dr. Stella Nyanzi  kawandula  bigambo eby’obusagwa eyali omusomesa  w’e Makerere atadde Eklezia ku bunkenke bwewaawaabidde Vicar General w’eklezia y’essaza ekkulu erya Kampala , Cherles Kasibante  nga bakibassaako nti yabaleeteera ab’ebijambiya ku ttaka  lye bakaayanira e Bukeri Masaka.

Suzan Nanyazi muganda wa Stella Nyanzi ategeezezza nti omwezi oguwede baabadde beelura empedda ku ttaka erya yiika 200 kitaabwe Joseph Nyanzi  lye yagula ku mugenzi Karista Namagembe   nga lyamelekelwa kitaawe Leo Bukulu ab’ebijambiya ne babasalako nga bababuuza ani abawadde olukusa okweruura  empenda.

Bano baabababuuza oba balina ebbaluwa evudde ewa Vicar general Kasibante nga tebagirina.

Kasibante n’aba Stella Nyani bamaze ebbanga nga bagugulana ku ttaka.

Kasibante agamba nti baalitwala mu bukyamu ate ng’aba Stella bagamba nti balibaddeko okuva 1988 mu butuufu nga tewali abakuba ku mukono.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });