Amawulire

Eyaliko akulira Kibuli PTC afudde ne nnyina mu Mabira.

Abantu basatu okuli ne Hajji Ali Mugerwa eyaliko Principle wa Kibuli PTC bafiiridde mu kabenje ka mmotoka mu Mabira ku luguudo oluva e Kampala okulaga e Jinja, poliisi n’erabula abavuga endiima nti balowooze ku famire zaabwe nga bavuga.
Kino kiddiridde abantu basatu okufiira mu Mabira bwe babadde mu mmotoka ya buyonjo nga bazaayo nnyabwe mu kyalo mu bitundu by’e Mayuge, mmotoka mwe babadde batambulira n’etomeragana ne loole eyabadde etisse ssemiti n’ebagoya.
Gania Namisi yaffiriddewo ate Hajji Mugerwa ne nnyina Aisha Kinaawa (85) ne bafiira mu ddwaaliro e Kawolo gye baabadde batalidwa nga bali mu mbeera mbi nnyo.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });