Amawulire

Gashumba akooneddemu Bobi Wine.

Frank Gashumba akolokota ennyo aba NUP ng’ayita ku mikutu gye egy’omutimbagano ategeezezza nti wadde guli gutyo, Bobi Wine ye muyimbi wa wano gw’asinga okwagala n’okukooneramu.

Amutaddi mu kiti kya Chameleon n’agamba nti ababiri abo bansasagge nnyo era mu kusabula endongo mu Uganda teri abakira.

“Bobi Wine ye muyimbi wa wano gwe nsinga okwagala. Ye ne Chameleon be bayimbi abasinga obulungi be tulina mu ggwanga, era ekyo buli omu akikkiriza,” Gashumba bwe yategeezezza mu mboozi ey’akafubo ne ttivvi emu.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top