Amawulire

NUP ekungubagidde Dr. Paul Kawanga Ssemogerere

Ekibiina Kya NUP kikungubagidde eyaliko ssenkagale wa Dp Dr.Paul Kawanga Ssemogerere. Bagamba nti abadde musajja alemera ku mazima era agafiriddeko.

Ekibiina Kya NUP kikungubagidde eyaliko ssenkagale wa Dp Dr.Paul Kawanga Ssemogerere. Bagamba nti abadde musajja alemera ku mazima era agafiriddeko.

NUP egamba abamu ku banna byobufuzi ensangi zino sente zibamalamu nebatunda emitwe gyabwe, nti naye Kawanga takyuse kuva ku bantu abanyigirizibwa.

Bawaddeyo akaseera akenjawulo okumusabira n’okumukungubagira, ku mukolo ogugenda mu maaso ogw’okusabira abantu 54 abaakubwa amasasi mu Kampala nemiriraano nebattibwa.

Battibwa nga 18 ne 19 November, 2020, mu kwekalakaasa okwabalukawo ng’omukulembeze wa NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu akwatiddwa mu district ye Luuka.

Kyagulanyi yali agenze kukuyega bantu be Luuka bamuwe akalulu akulembere eggwanga lino, wabula police teyamuganya kutuuka mu kisaawe abantu webaali bakungaanidde mu bungi okumuwuliriza.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });