Amawulire

Omulambo gw’abadde minisita Engola gutwaliddwa e Lira mubitiibwa.

Kkeesi omubadde omulambo gw’abadde Minisita omubeezi ow’abakozi, Charles Engola, eyakubwa amasasi omukuumi n’amutta ku Lwokubiri lwa wiiki ewedde, ettikkiddwa mu herikopita n’etwalibwa mu disitulikiti y’e Lira, ku kisaawe ky’e Booma, awatagekeddwa okusabira omwoyo gwe oluvannyuma gulyoke gutwalibwe gye bamuzaala mu disitulikiti y’e Oyam, gy’asuubirwa okuziikibwa ku Lwomukaaga nga May,13,2023.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top