Amawulire

Omuliro gusaanyizaawo ennyumba z’abantu mu Ndeeba.

Nabbambulira w’omuliro ateeberezebwa okuva ku masannyalaze asanyizaawo ennyumba z’abantu mu Ndeeba mu gombolola y’e Lubaga mu Kampala, mu kiro ekikeesezza leero.

Ennyumba eziyidde ziri mu kitundu ekimanyiddwa nga ku Railway mu Ndeeba.

Abatuuze bagamba nti omuliro gutandikidde ku waya z’amasannyalaze ezibwatuse mu bbanga nezitandika okuwandagaza omuliro, olwo negukwata ebintu.

Police ezikiriza omuliro etuuse mangu okutaasa embeera nga tenasajjuka, era tewanabaawo muntu agambibwa kuba nti afiiridde mu muliro guno.

Guno omulundi gwakuna omwaka guno ng’omuliro gukwata ebintu mu kitundu kye Ndeeba.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });