Amawulire

Omuvubuka atalantuse n’agwa mu mugga n’afiiramu.

Entiisa ebuutikidde abatuuze mu kibuga Kyotera omuvubuka abadde akola ogw’obuzimbi Alozius Lubowa 21 bw’agudde  mu kidiba ky’omugagga w’emigaati gya MJ e Kyotera n’afiiramu.

Lubowa mutabani w’abasuubuzi abatutumufu e Kyotera Leonard  Kalyango ne Specioza Nabakooza.

Kigambibwa nti asoose kukola mirimu gye okuli; okulima mu poloti y’abazadde be okumpi n’ekidiba kino era olumaze n’agenda okunaabako n’atalantuka n’agwa n’afiiramu.

Poliisi n’abatuuze banyuludde omulambu ne bagutwala ewaabwe ku kyalo Luseese Betelemu okuziikibwa.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });