Amawulire

Owe  Congo aleppuka na gwa bufere.

Zawadi 23, munnansi wa Congo nga mutuuze w’e Namungoona mu munisipaali y’e Lubaga y’asimbiddwa mu kkooti ya Nateete Rubaga e Mengo n’avunaanibwa ogw’okufuna ssente mu lukujukujju.

Kigambibwa nti wakati wa January ne April 2023 e Namungoona yafuna obukadde 26 n’emitwalo 23 okuva ku Naume Mbabazi ng’amusuubizza okumuguliza obummonde ne Kasooli ekitaakolebwa.

Zawadi yategeezezza kkooti nti yafuna obukadde busatu bwokka okuva ku Mbabazi naye ebintu ne bifa wabula teyakigenderera kumunyaga.

Oludda oluwaabi lwategeezezza nti okunoonyereza kukyagenda mu maaso era Omulamuzi Adams Byarugaba n’asindika omukazi ono ku limanda e Luzira okutuusa nga June 7, 2023 guddemu.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });