Mu kawefube w`okutumbula eby`obulamu mu district ye Pallisa, omubaka wa Agule county Polycarp Ogwari addukiridde amalwaaliro 2 okuli erye Kameke Healthy center...
Poliisi e Mbale ezudde omulambo gw`omuwala agambibwa okuba nga yattiddwa nasuulibwa mu kibira e Busamaga mu Northern Division, abatuuze okuli Wonyaka Patrick...
Omuliro ogutanategerekeka kweguvudde gwokeeza negusanyaawo amaduuka ga sipeeya we motoka omuli yingini, endabirwaamu, oyiro, ggiyabbokisi, emipiira ne bilala. Guno mulundi gwa kusatu...
Polisi y’okumazzi mu tundutundu lya Ssezibwa nga bali wamu n’abatuuze mu bizinga be Buvuma saako ne kumwalo gwe Kiyindi mu district ye...
Olwokutano lwa sabiti ewedde ababaka ba palament balonze omukubiriza wayo okudda mu bigere byo’ mugenzi Rt Jacob Lakoli Olanyah eyaffira mu ggwanga...
Gavumenti bagiwadde amagezi okumalawo bbeyi y’ ebintu erinye ennyo. Nga bana uganda bali mu kusoberwa olw’ emiwendo gyebintu egirinye ennyo ensangi zino...
Abasuubuzi abakolera mu bizimbe bya Kampala basattira olwa bagagga bananyini bizimbe okwongeza amaduuuka nga buli dduuka balikubisizaamu emirundi ebiri abasubuzi kyebagambye nti...
Esonda okuva mu palamenti zitegezezza nti ababaka ba NRM 401 bawereddwa ebbaasa yabukadde 5 okubebaza okulonda Anita Among omubaka omukyala owa Bukedea ...
Bya Christine Kyongo ne Grace Alitujuna Obutakwaatagana, obutakkaanya okulwanagana n`okusika emiguwa mu bakulembeze ba city ye Mbale kwolekede okuzinngamya entambuza ye mirimu...
Kyewalabye Patrick Omukubiriza w’olukiiko lw’ eggombolola y’ ekyampisi mu district y’e mukono Richard Kaddu akangudde ku ddoboozi lwa bakansala butakola mirimu gyabwe.nga...