Abakatuliki n’abakulisitaayo bawadde bafaaza n’ababuulizi ebiragiro ebikambwe bye balina okugoberera okusobola okwetangira okufuna n’okusasanya ekirwadde Kya covid-19. Omusumba w’essazza lye masaka Serverus...
Gavumenti erambise abagenda okufuna ku ssente za Covid nga ku bano kuliko abakola mu ttakisi, bakanaabe , abasomesa mu masomero g’obwannanyini, abeettisi b’emigugu...
Abagusambako wano mu ggwanga erya Uganda nga beegattira mu kibiina kyabwe ekya Uganda Ex Footballers Association ekyatandikawo omwaka oguwedde okuddaabulula ekibiina kya...
Abatuuze ku ku kyalo Namunasa mu ggombolola y’e Mazimasa mu disitulikiti y’e Butaleja balumbye ofiisi ya RDC Stanley Bayole nga baagala okufuna...
Tewali kubuusabuusa nti Africa essanga obuzi mu byamasannyalaze newankubadde erina byobugagga bingi ebyomuttaka ebisobola okuvaamu amasannyalaze. Abantu obukadde 580 mu Africa tebaalina...
Aba Mobile World Congress bwe baabadde mu mwolese gw’ensi yonna ogwabadde mu Barcelona ku kkolero ly’amasimu bagambye nti bakoze kinene okulaba nga...
RDC wa Kira Municipalite Isaac Kawonawo awezze nga bwagenda okusiba oyo yena anakwatibwa nga agaba emmere , ssente n’enintu byonna ebikozesa okulwanyisa...
Omutendesi Mike Hillary Mutebi amaze ebbanga lya myezi ejikunukkiriza mw’essatu nga talina mulimu bukyanga agobwa ku KCCA , wabula nga abadde afuna...
Edda ennyo omuntu bweyafanga yalekebwanga munyumba abalamu nebasenguka nga badduka olumbe olwabanga lusse oli. Naye lumu wagya omugenyi ku kyaalo ekimu newagenda...
Ssentebe w’ekibiina ekigatta abasuumba babakatuliki mu uganda ekya Uganda Episicople Confrence era nga yakulira essaza lye Kiyinda Mityaana Bishop Joseph Anthony Zziwa...