Abazigu abatannategeerekeka ababadde n’emmundu, balumbye ekibanda kya zzaala e Nateete ne basiba omukuumi ku miguwa ne bamenya oluggi ne bayingira ne banyaga...
Minisita Omubeezi owa gavumenti ez’ebitundu mu Buganda, Owek. Joseph Kawuki awadde bannayuganda abawangaalira ebunaayira okwenyigira mu nteekateeka ezaateekebwawo Ssaabasajja Kabaka okulaakulanya abantu...
Omuvubuka eyayingira mu muzigo gwa mukwano gwe n’aggyayo essimu n’agitunda olw’okuba yali amubanja, kkooti emusindise ku limanda e Luzira okutuusas nga June...
Kkooti ya Buganda Road esindise ku limanda e Luzira omuserikale wa poliisi agambibwa okulagajjalira emmundu Ivan Wabwire gye yakozesa okutta manne lenda...
Matovu Daglas afiiridde mu kabenje e Bulwadda ku luguudo lwa Gomba Ssembabule ku saawa 9 ezikeseza ,ekiro Lya leero, abadde Ava masaka...
Abatuuze mu Ggombolola bbiri okuli Kikandwa ne Kalangaalo mu district ye Mityana basobeddwa oluvannyuma lw’omugga Matte okubooga neguwaguza . Ebyentambula bisannyaladde mu...
Ababaka be’kibiina kya NRM bayitiddwa mu lusirika olwenjawulo e Kyankwanzi. Ensonga ezigenda okwogerwako tezinalambululwa. Ensisinkano eno yakubeerawo okuva ng’ennaku z’omwezi 27 omwezi...
Mukyala w’omusuubuzi w’erinnya e Luweero ne Nakaseke eyalwalidde ennaku ssatu afudde n’aleka ebibuuzo mu baffamire n’emikwano. Mu kubuulira, Fr. John Mary Lukwago ...
Omusirikale Ivan Wabwire asindikiddwa ku limanda mu kkomera e Luzira okutuusa nga 7, June, 2023. Enkya ya asiimbiddwa mu maaso g’omulamuzi atwala...
Palamenti ereese etteeka eritongoza obufumbo bw’abawala abeefumbiza n’abalenzi abawalula bannaabwe. Sarah Opendi (mukazi/Tororo) y’aleese ebbago ly’etteeka lino erigenda okwanjulwa mu Palamenti ekiseera...