Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’emmwanyi ekya Uganda Coffee Development Authority kiggaddewo ebyuma ebikuba emmwanyi mu district ye Kayunga, olw’obutakuuma mutindo ekyeraliikirizza abasuubuzi....
Poliisi eri mu kunoonya Sheikh n’omusajja Kiwebwa Henry nga batuuze b’e Makindye mu Kampala, abaalagidde taata okutta mutabani we nga betaaga omutwe...
It was ‘fire’ last weekend in the districts of Soroti, Amuria and Moroto as Fortebet made gifts rain heavily. Just as it...
Ebigambo by’obusagwa pulezidenti wa NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) bye yayogeredde e Luwero byongedde okunsirikiriza okwegomba engeri pulezidenti Museveni gy’akwatamu ensonga...
Abantu basatu battiddwa mu ntiisa bwe babakubye amasasi n’okubatemaatema e Wakiso. Bino bibadde ku Skyline Washing bay and parking ku Kavule e...
Omuyimbi MHD asindikiddwa mu kkomera okumala emyaka 12 ku misango gy’okutta omusajja mu Paris mu ggwanga lya Bufalansa mu 2018. Kkooti...
Abatuuze ku Kyalo Kisimbannyiriri mu muluka gw’e Lusango e Bukulula mu district y’eKalungu bagudde ku mulambo gwa munnabwe nga guli mu...
Pulofeesa wa yunivasite e South Africa asimbiddwa mu kkooti y’amagye e Makindye n’avunaanibwa okubeera ne yunifoomu y’amagye, abenganda bagamba amaze omwaka Mulamba...
Enkola eno esobozesa musiga nsimbi yenna okuteeka ensimbi awamu ne bamusigansimbi banne era nezisigibwa mu biyingiza ensimbi nga emigabo n’ebirala. Nga ekigendererwa...
Abayizi abasukka 90 aba pulayimale baddusiddwa mu ddwaaliro nga bali mu mbeera mbi, oluvanyuma lw’okulya eby’okulya ebigambibwa nti mulimu enjaga mu ggwanga...
Recent Comments