Tukulisa abaddu ba Allah mwenna okutuuka n’okukuza olunaku olukulu ennyo mu nzikiriza y’abayisiraamu olwa Eid Adhuha. Tusabira ne bannaffe bonna abalamaze olugendo...
Abantu babiri baafiiriddewo mbulaga eggulo pikipiki bwe yatomeddwa lukululana n’ebalinnya ne babetenta. Akabenje kano kaagudde Moniko okumpi n’ekibuga Lugazi ku luguudo oluva...
Kenzo ekiruyi ky’ebizibu ebiri mu kibiina kye akimalidde ku bayimbi banne, Cindy Ssanyu ne Big Eye abadduse olukiiko olw’ebbugumu olwabadde lutegekeddwa okulung’amya...
Amaanyi Alien Skin ge yalaze ku Freedon City nga June 9, 2023 agasitudde bukolokolo n’agatwala e London bw’akubye ekivvulu n’aleka abaayo nga...
Abantu 4 bebateberezebwa okuba nga bafiridde mu kabenje akagudde e Kamengo mu district ye Mpigi ku luguudo lwe Masaka, emmotoka 2 zitomereganye...
Ekisaakaate kya Nnaabagereka eky’omulundi ogw’e 17 eky’omwaka 2024 kitongozeddwa. Ekisaakaate kyakuyindira ku ssomero lya Homesdallen erisangibwa e Gayaza mu ssaza lya Ssabasajja Kabaka...
Poliisi e Mukono ebakanye n’eddimu ery’okunoonya omuwala Desire Kisaakye Nsimenta(25) agambibwa okukkakana ku muganzi we Vincent Sseguya n’amusalako obusajja okujula okubukutulako. Bino...
Omusomesa Musaazi Ivan n’omuyizi Mugerwa Charles owa S.3 ab’essomero lya Hope Intergrated Secondary School Kyetume mu district ye Lwengo bagudde mu luzzi...
Entiisa ebuutikidde abatuuze mu kibuga Kyotera omuvubuka abadde akola ogw’obuzimbi Alozius Lubowa 21 bw’agudde mu kidiba ky’omugagga w’emigaati gya MJ e...
Eddy Kenzo pulezidenti w’ekibiina ky’abayimbi ekya Uganda National Musicians Federation awadde ensonga lwaki teyawagidde Alien Skin n’awagiramu Pallaso. Kino kiddiridde abawagizi ba...
Recent Comments