Amawulire

Omwetissi w’emigugu gamumyukidde mu kkkooti.

Musajja mukulu agambibwa okubba sente ezisuka mu kakadde mu kataale k’owino asindikidwa mu Nkomyo mu kkomera e Luzira oluvannyuma lw’okusimnibwa mu kkooti ne yegaana omusango.

Marvin Asiimwe 34 omutuuze we Makindye mu Kampala y’asimbidwa maaso g’omulamuzi wa kkooti ya LDC e Makerere Martins Kirya neyegaana omusango gw’obubbi ogumusomedwa.

Oludda oluwaabi lwategeezezza kkooti nti nga April 8, 2023 ku Nakayiza mu Owino Asiimwe yabba sente za Jane Rose Kautha 1,800,000.

Asiimwe omusango yagyegaana omulamuzi Kirya n’amusindika mu kkomera e Luzira okutuusa nga June 12, 2023 lwanadizibwa mu okutandika okuwulira obujulizi ku musango ogumuvunaanibwa.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });