Amawulire

Enaku zino abantu ennyimbe bazifuula midaala gya bizinensi e busoga.

Ennaku zino ekifo awagenda okuziikibwa omufu wafuuka akatale.

Abantu baleetera bbokisi z’ebibala, ebyokunywa okuva ku sooda, amazzi n’ebitamiiza. Kuno kwebagatta n’opkutunda eddagala ly’ekinnansi eriwonya endwadde ez’’enjawulo nga alusa, puleesa, amannyo agaluma  n’endala.

Kino kiraga nti buli bwe balaba abantu abawera balabawo omukisa gw’okukola ssente.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top