Amawulire

Ababbi babiri battiddwa e Masanafu.

Abavubuka abagambibwa okubeera mu kabinja k’ababbi battiddwa abatuuze b’e Masanafu mu gombololola ye Lubaga, oluvannyuma lw’okubasangiriza nga bamenye edduuka lya mutuuze munnabwe.

Abatuuze ku kyalo Masanafu Kinoonya basuze ku mugomyo gwennyini, oluvanyuma lwókulumbibwa akabinja k’abavubuka ,ababadde nebiso nóbutayimbwa nebamenya amadduka gábantu,nókuyingirira amayumba nebabanyagulula ebintu ebiwerako.

Akabinja kano kabadde katambulira ku bodaboda, era abatuuze bekozeemu omulimu nebafundirizaako babiri bebasanze nga bakyali munda mu dduuka lyebabadde baakamenya, abalala balinnye bodaboda zabwe nebadduka.

Ssentebe wékyalo kino Masanafu Kinoonya Kabuuka Ssepiriya avumiridde ekyokutwalira amateeka mungalo wabula nalabula abantu abalumba ebyalo amatumbi budde nti bakimanye nti ebyalo bibetegekedde.

 

 

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });