Ebyengigiriza

Abayizi ba S.6 batandise ebibuuzo byabwe ebya UNEB

Olunaku  olwa leero abayizi aba S6 batandise ebibuuzo byabwe ebyakamalirizo, ebya Uganda Advanced Certificate of Education n’omulanga eri abayizi okwewala okwenyigira mu bikolwa byonna ebyokubbirira ebibuuzo.

Enkya ya leero abayizi ba S6 abawerera ddala emitwalo 97,890 okuva mu bifo bya UNEB ewakolebwa ebibuuzo 2,255, batandiise okukola ebibuuzo byabwe.

Abayizi abakola amasomo ga Arts bakedde mu lupappula lwa Economics Paper I, ate mu ttuntu bakukola olupappula lwa Economics paper II.

Abayizi abakola amasomo ga science bakedde mu kibuuzo kya Chemistry eky’obwoleke (Practical)

Rose Nabukenya Mukasa avunanyizibwa ku bibuuzo mu kitongole kya UNEB ategezeza nti alipoota gyebafunye eraze nti ebibuuzo bitandise bulungi olwa olwa leero.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });