Amawulire

Abomu Amerika bajjukidde abajulizi.

Abomu Amerika bajjukidde abajulizi.Bannayuganda abawangaalira mu Amerika mu kibuga Boston bajjukidde abajulizi ba Uganda abattibwa olw’eddiini  era wano Katikkiro Mayiga abasabye baleme kugendera ku byafaayo ebitali  binnyonnyole ku nsonga ya Ssekabaka Mwanga awamu n’okuttibwa kw’Abajulizi.

Owomumbuga agamba nti ensi erina okukimanya nti Ssekabaka Mwanga yayagala kutaasa nsi ye Buganda wabula si Uganda. Ono annyonnyodde nti abantu bavvuunula bubi ekikolwa kya Ssekabaka Basammulakkere Mwanga okutta abajulizi wabula kwali kukwasisa mateeka so si kulemesa ddini kujja mu Uganda.

Bino ow’omumbuga abyogeredde mu Kitambiro kya mmisa eyimbuddwa Ssaabasumba w’essaza ekkulu erye Kampala,  Paul Semogerere ku Saint Mary’s Church e Waltham Boston.

Katikkiro akozeseza omukisa guno okuvumirira abakungu mu gavumenti abagenda mu eklezia nekkanisa kyokka nga byebakola bikontana n’enjigiriza yeddiini ze bakkiririzaamu.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });