Amawulire

Agambibwa okuwambibwa mu Drone asuuliddwa e Nakaseke.

Abatuuze be Kapeeka mu Luweero bakeeredde  mu  kutya bwebagudde munnabwe agambibwa okuba nti yawambibwa nga 27 December,2022 nga yasuuliddwa mu kitundu ekyo wabula ng’embeera ye tetegeerekeka wabula ng’ayambaziddwa bulungi.

Azuuliddwa ye Atiku Charles asangiddwa mu kasenyi ke Wakasanke, ng’iomubiri gujjuddeko emisalesale ng’alinga alina ekikyamu ku bwongo.

Kigambibwa nti Atiku yawambibwa n’atwalibwa mu mmotoka ezaakazibwako eza Drone, nga yali ne banne abalala 3 okwali n’omukyala, wabula Omukyala nayimbulwa ku lunaku lwebaabakwata.

Abatuuze abakedde okugwa ku Atiku bagamba nti wadde munabwe ono weyatwalibwa yali mulamu bulungi era nga yali muvuzi wa bodaboda, kyokka banne abalala 2 bebamuwamba nabo nabo tebamanyiddwako mayitire.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });