Akulira ekisinde ki People’s Front for Transition (PFT), Dr Kizza Besigye akungubagidde Gen Elly Tumwine eyafudde wiiki ewedde era nabasaba bannayuganda obutamusalira...
Twewale okuyita munsi nga tewali kalungi ke balitwogerako oba okutujjukirako. Leero tuli wano twebaza Katonda n’okujjukira ebirungi bye yakozesa mukadde waffe ono....
Omusajja eyatta mukaziwe n’abaana n’abaziika ku lusebenju olwa leero asimbiddwa mu kkooti e Bujuuko ku misango egyasooka okumuvunaanibwa egy’okutulugunya abaana .Ogumu agukkirizza...
Minisita Omubeezi ow’eby’obulimi ,obwegassi n’obusuubuzi, Hajj Amisi Kakomo asabye Bannayuganda okukomya okwewolanga ensimbi okuva mu bibiina mwebatereka kyokka ne zitakola ebyo kwebasinzira...
Eyaliko Minisita w’obutebenkenvu n’ebyokwerinda era munnansiko, Gen Elly Tumwine afiiridde mu ddwaliro lya Aga Khan e Nairobi ku myaka 68. Gen Tumwine...
Akulira ekibiina ki National Unity Platform (NUP), Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobi Wine atabukidde gavumenti awamu n’ebitongole by’ ebyokwerinda olw’okusanyaawo bizineensi...
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni asabye abo bonna abakwatibwako okutandika okulowooza ku kukyuusa ebyenjigiriza bya Uganda kuba bikyali ku musingi gw’abafuzi b’Amatwale okutalina...
Akulira Uganda Airlines’ teyalabiseeko mu kakiiko akabuuliriza ku nkozesa y’ensimbi mu bitongole bya gavumenti aka COSASE nga agamba aliko emirimu egitalinda gyalina...
Omuyimbi era munnansi w’eggwanga lya Tanzania Diamond Platnumz yasasulwa emitwalo 10 eza Dollar ($100,000), okuyimba mu kuwenja akalulu okwali mugwanga lya Kenya...
Katikkiro Charles Peter Mayiga asabye bannayuganda abawangaalira e Sweden okubaako byebazza ku butaka gyebava basobole okulaakulanyayo. Okusaba kuno Owek. Mayiga yakukoze asisinkanye...